Joshua 21:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kika kya Benyamiini baabawaayo Gibewoni n'amalundiro gaakyo, Geba n'amalundiro gaakyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mu kika kya Benyamini ne baweebwa Gibyoni, ne Geba
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mu kika kya Benyamini, Gibyoni n'ebyalo byakyo ebikiriraanye, Geba n'ebyalo byakyo ebikiriraanye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva mu kitundu kya Benyamiini, baaweebwa ebibuga bina: Gibiyoni ne Geeba
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mu kika kya Benyamini, Gibyoni n'ebyalo byakyo ebiriraanye, Geba n'ebyalo byakyo ebiriraanye;