Joshua 21:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebibuga by'abazzukulu ba Aroni bakabona ne biba kkumi na bisatu, ko n'amalundiro gaabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebibuga byonna eby’abaana ba Alooni bakabona byali ebibuga kkumi na bisatu n’amalundiro gaabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibuga byonna eby'abaana ba Alooni, bakabona, byali ebibuga kkumi na bisatu (13) n'ebyalo byabyo ebibiriraanye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebibuga kkumi na bisatu byonna awamu bye byaweebwa bakabona, bazzukulu ba Arooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibuga byonna eby'abaana ba Alooni, bakabona, byali ebibuga kkumi na bisatu n'ebyalo, byabyo ebiriraanye.