Joshua 21:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuva mu kika kya Yissakari baafuna: Kisiyoni n'amalundiro gaakyo, ne Daberati n'amalundiro gaakyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mu kika kya Isakaali, Kisioni n’amalundiro gaakyo, Daberasi n’amalundiro gaakyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mu kika kya Isakaali, Kisioni n'ebyalo byakyo ebikiriraanye, Daberasi n'ebyalo byakyo ebikiriraanye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne baweebwa mu kitundu kya Yissakaari ebibuga bina: Kisiyooni ne Daberaati
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mu kika kya Isakaali, Kisioni n'ebyalo byakyo ebiriraanye, Daberasi n'ebyalo byakyo ebiriraanye;