Joshua 21:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuva mu kika kya Aseeri baafuna: Misali n'amalundiro gaakyo, Abudoni n'amalundiro gaakyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne mu kika kya Aseri, Misali n’amalundiro gaakyo, Abudoni n’amalundiro gaakyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mu kika kya Aseri, Misali n'ebyalo byakyo ebikiriraanye, Abudoni n'ebyalo byakyo ebiriraanye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne baweebwa ebibuga bina mu kitundu kya Aseri: Misali ne Abudooni,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mu kika kya Aseri, Misali n'ebyalo byakyo ebiriraanye, Abudoni n'ebyalo byakyo ebiriraanye;