Joshua 21:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebibuga byonna eby'essiga lya Gerusoni mu nnyumba zaabwe byali kkumi na bisatu, ko n'amalundiro gaabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebibuga byonna eby’Abagerusoni ng’ennyumba zaabwe bwe zaali, byali ebibuga kkumi na bisatu n’amalundiro gaabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibuga byonna eby'Abagerusoni ng'enda zaabwe bwe zaali byali ebibuga kkumi na bisatu (13) n'ebyalo byabyo ebibiriraanye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ennyumba ya Gerusooni bonna awamu, baafuna ebibuga kkumi na bisatu wamu n'ettale lyabyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibuga byonna eby'Abagerusoni ng'enda zaabwe bwe zaali byali ebibuga kkumi na bisatu n'ebyalo byabyo ebiriraanye.