Joshua 21:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kibuga ku bino kyalina amalundiro agakyetoolodde; byonna ebibuga bino byali bwe bityo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kimu ku bibuga bino kyalina ebyalo ebikyetoolodde; byonna ebibuga bwe byali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibuga ebyo byonna byalina ebyalo byabyo ebibyetoolodde; era bwe byali bwe bityo ebibuga ebyo byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebibuga ebyo byonna bwe byali bwe bityo nga birina ettale eribyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibuga ebyo byonna byalina ebyalo byabyo ebibyetoolodde: bwe byali bwe bityo ebibuga ebyo byonna