Joshua 21:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ab'essiga lya Merari mu nnyumba zaabwe, baafuna ebibuga kkumi na bibiri okuva mu bika ekya Rubeni, ekya Gaadi n'ekya Zebuluni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Merali ne baweebwa ng’ennyumba zaabwe bwe zaali, ebibuga kkumi na bibiri nga biva mu bika bino: Lewubeeni, ne Gaadi, ne Zebbulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Merali ne baweebwa ng'enda zaabwe bwe zaali mu kika kya Lewubeeni, ne mu kika kya Gaadi, ne mu kika kya Zebbulooni, ebibuga kkumi na bibiri (12).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ennyumba ya Merari ne baweebwa ebibuga kkumi na bibiri okuva mu bitundu eby'Ebika: ekya Rewubeeni n'ekya Gaadi n'ekya Zebbulooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Merali ne baweebwa ng'enda zaabwe bwe zaali mu kika kya Lewubeeni, ne mu kika kya Gaadi, ne mu kika kya Zebbulooni, ebibuga kkumi na bibiri.