Joshua 21:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'omu kika ky'abazzukulu ba Yuda n'eky'abazzukulu ba Simewoni baawaayo ebibuga bino eby'amannya gano,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu bika bya Yuda ne Simyoni mwavaamu ebibuga bino:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne babawa mu kika eky'abaana ba Yuda, ne mu kika eky'abaana ba Simyoni, ebibuga bino ebigenda okumenyebwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gano ge mannya g'ebibuga ebyaggyibwa mu bitundu bya Yuda ne Simyoni ne biweebwa
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne babawa mu kika eky'abaana ba Yuda, ne mu kika eky'abaana ba Simyoni, ebibuga bino ebigenda okumenyebwa: