Joshua 22:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ekibiina kyonna ekya Yisirayeli ne kikuŋŋaanira e Silo, bagende babatabaale.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ekibiina kyonna ekya Isirayiri ne bakuŋŋaana e Siiro beetegekere olutalo babalumbe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Isiraeri bwe baakiwulira bonna ne bakuŋŋaanira e Siiro babalwanyise.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli bwe baakiwulira, bonna ne bakuŋŋaanira e Siilo, bagende babalwanyise.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Isiraeri bwe baakiwulira, ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri ne bakuŋŋaanira mu Siiro, okulinnya okulwana nabo: