Joshua 22:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akani mutabani wa Zeraki bw'ataali mwesigwa eri ebyali bisaliddwa okuzikirizibwa, obusungu tebwajjira kibiina kyonna ekya Yisirayeli? Si ye yekka eyafa olw'okubeera ekibi kye.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akani mutabani wa Zeera teyajeema bwe yatoola ku bintu Mukama bye yali yeerobozza, ekiruyi kya Mukama ne kijjira ekibiina kyonna ekya Isirayiri? Si ye yekka eyazikirira olw’ekibi kye.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akani mutabani wa Zeera, bwe yagaana okuwulira ekiragiro ekifa ku bintu ebyali eby'okuzikiriza, ekibiina kyonna ekya Isiraeri tekyabonerezebwa? Akani si ye yekka eyafa olw'ekibi kye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akani mutabani wa Zeera, bwe yagaana okuwulira ekiragiro ekifa ku bintu ebyali eby'okuzikiriza, ekibiina kyonna ekya Yisirayeli tekyabonerezebwa? Akani si ye yekka eyafa olw'ekibi kye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akani omwana wa Zeera teyayonoona kyonoono mu kyaterekebwa, obusungu ne bugwa ku kibiina kyonna ekya Isiraeri? omuntu oli n'atazikirira yekka mu bubi bwe.