Joshua 22:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa n'abawa omukisa n'abasiibula, ne badda eka mu weema zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yoswa n’alyoka abasabira omukisa n’abasiibula ne baddayo mu maka gaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yoswa n'abasabira omukisa, n'abasindika; ne bayingira mu weema zaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yoswa n'abasabira omukisa, n'abasiibula ne baddayo ewaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yoswa n'abasabira omukisa, n'abasindika: ne bayingira mu weema zaabwe.