Joshua 23:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula munywerere ku Mukama Katonda wammwe nga bwe mubadde mukola n'okutuusa ku lunaku lwa leero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye munywerere ku Mukama Katonda wammwe nga bwe mukoze okutuusa leero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye munywerere ku Mukama Katonda nga bwe mubadde mukola okutuusa kaakano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye munywerere ku Mukama nga bwe mubadde mukola okutuusa kaakano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye mwegattenga ne Mukama Katonda wammwe, nga bwe mwakolanga okutuusa leero: