Joshua 24:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu ne baanukula nti: “Kikafuuwe, ffe okwabulira Omukama ne tuweereza balubaale abagwira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu ne balyoka baddamu ne bagamba nti, “Kikafuuwe ffe okuleka Mukama okuweerezanga bakatonda abalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu ne baddamu ne bagamba nti, “Kikafuuwe ffe okuleka Mukama okuweerezanga bakatonda abalala;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ne baddamu nti: “Kikafuuwe ffe okuva ku Mukama ne tuweereza balubaale!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu ne baddamu ne bagamba nti Kikafuuwe ffe okuleka Mukama okuweerezanga bakatonda abalala;