Joshua 3:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ssanduuku y'Endagaano y'Omukama w'ensi yonna ejja kubasookayo mu Yorudani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, Essanduuko ey’Endagaano ya Mukama w’ensi zonna y’eneebakulemberamu nga musomoka omugga guno Yoludaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, essanduuko ey'endagaano ya Mukama w'ensi zonna, ebakulembera okusomoka Yoludaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulabe, Essanduuko ey'Endagaano ya Mukama w'ensi zonna ebakulembeddemu okusomoka Yorudaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, essanduuko ey'endagaano ya Mukama w'ensi zonna, ebakulembera okusomoka Yoludaani.