Joshua 3:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abantu ne basimbula weema zaabwe basomoke Yorudani; bakabona abaali beetisse Ssanduuku y'Endagaano nga bakulembeddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayisirayiri ne basimbula weema zaabwe okusomoka Yoludaani nga bakulembeddwamu bakabona abasitudde Essanduuko ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo, abantu bwe baava mu weema zaabwe, okusomoka Yoludaani, bakabona abaasitula essanduuko ey'endagaano nga bakulembedde abantu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bwe baava mu weema zaabwe okusomoka Yorudaani, bakabona ne babakulemberamu nga basitudde Essanduuko ey'Endagaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo, abantu bwe baava mu weema zaabwe, okusomoka Yoludaani, bakabona abaasitula essanduuko ey'endagaano nga bakulembedde abantu;