Joshua 3:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa n'agamba abantu nti: “Mwetukuze, kubanga enkya Omukama ajja kukola ebyewuunyisa mu mmwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yoswa n’agamba Abayisirayiri nti, “Mwetukuze kubanga enkya Mukama anaakola ebyamagero mu mmwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yoswa n'agamba abantu nti, “Mwetukuze, kubanga enkya Mukama anaakola eby'amagero mu mmwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yoswa n'agamba abantu nti: “Mwetukuze, kubanga enkya, Mukama ajja kukola ebyamagero mu mmwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yoswa n'agamba abantu nti Mwetukuze kubanga enkya Mukama anaakola eby'amagero mu mmwe.