Joshua 3:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yoswa n'agamba Abayisirayeli nti: “Musembere wano, muwulire ebigambo by'Omukama Katonda wammwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yoswa n’ayita Abayisirayiri nti, “Musembere wano muwulire ebigambo bya Mukama Katonda wammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yoswa n'agamba abaana ba Isiraeri nti, “Mujje wano, muwulire ebigambo bya Mukama Katonda wammwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yoswa n'agamba Abayisirayeli nti: “Mujje wano muwulire Mukama, Katonda wammwe by'agamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yoswa n'agamba abaana ba Isiraeri nti Mujje wano, muwulire ebigambo bya Mukama Katonda wammwe.