Joshua 4:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa n'alagira bakabona nti: “Muve mu Yorudani, mwambuke.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Yoswa n’alagira bakabona nti, “Muveeyo mu mugga Yoludaani.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yoswa n'alagira bakabona ng'ayogera nti, “Mwambuke muve mu Yoludaani.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yoswa n'abalagira nti: “Mwambuke, muve mu Yorudaani.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yoswa n'alagira bakabona ng'ayogera nti Mulinnye muve mu Yoludaani: