Joshua 4:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutegeezanga abaana bammwe nti: ‘Yisirayeli yasomoka Yorudani ku ttaka ekkalu.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mulibaddamu nti, ‘Abayisirayiri bwe baali banaatera okusomoka omugga Yoludaani,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne mulyoka mutegeezanga abaana bammwe, nga mwogera nti, ‘Abaisiraeri baasomoka omugga guno Yoludaani nga mukalu.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
munaabagambanga nti: ‘Abayisirayeli baasomoka Omugga Yorudaani guno nga mukalu.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne mulyoka mutegeezanga abaana bammwe; nga mwogera nti Abaisiraeri baayita mu Yoludaani muno nga lukalu: