Joshua 4:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
gabe akabonero mu mmwe. Gye bujja singa abaana bammwe bababuuzanga nti: ‘Amayinja gano gategeeza ki?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kano kalyoke kababeerere akabonero gye muli era mu mirembe ejijja, abaana bammwe bwe balibabuuza amayinja gano kye gategeeza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ako kabeere akabonero mu mmwe, abaana bammwe bwe banaabuuzanga mu biro ebigenda okujja, nga boogera nti, ‘Amayinja gano amakulu gaago ki? ’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amayinja ago ganajjukizanga abantu, ekyo Mukama ky'akoze. Mu biseera ebigenda okujja, abaana bammwe bwe banaababuuzanga amayinja ago kye gategeeza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ako kabe akabonero mu mmwe, abaana bammwe bwe banaabuuzanga mu biro ebigenda okujja, nga boogera nti Amayinja gano amakulu gaago ki?