Joshua 5:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'ekika kya bano be yazza mu kifo kya bajjajjaabwe; be bo Yoswa be yatayirira. Tebaali batayirire, kubanga tewaali abatayirira mu ŋŋendo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale mu bifo byabwe Mukama yazzaawo baana baabwe era abo Yoswa be yakomola kubanga tebaakomolerwa mu kkubo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era baali baana baabwe be yazza mu kifo kyabwe, abo Yoswa be yakomola; kuba baali si bakomole, olw'okuba tebaabakomolera mu kkubo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba bano tebaali bakomole. Abo Yoswa be yakomola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana baabwe be yazza mu kifo kyabwe, abo Yoswa be yakomola: kubanga baali si bakomole, kubanga tebaabakomolera mu kkubo.