Joshua 5:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna nga bamaze okutayirirwa, baasigala awo mu lusiisira, okutuusa nga bawonye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna nga bamaze okukomolwa tebaava mu weema zaabwe mu lusiisira, okutuusa nga bamaze okuwona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo, bwe baamala okukomola eggwanga lyonna, ne babeera mu bifo byabwe mu lusiisira okutuusa lwe bamala okuwona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okukomolebwa bwe kwaggwa, eggwanga lyonna ne lisigala mu lusiisira, abakomole ne bamala okuwona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo, bwe baamala okukomola eggwanga lyonna, ne babeera mu bifo byabwe mu lusiisira ne bamala okuwona.