Joshua 6:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yali ne Yoswa, era ettutumu lye ne lisaasaana wonna mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Mukama n’abeera ne Yoswa, era ettutumu lya Yoswa ne libuna ensi eyo yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo Mukama yabeeranga ne Yoswa; n'ayatiikirira mu nsi yonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo Mukama n'abeera ne Yoswa, ettutumu lye ne libuna mu nsi eyo yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo Mukama yabeeranga ne Yoswa; n'ebigambo bye ne byatiikirira mu nsi yonna.