Joshua 7:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agamba Yoswa nti: “Yimirira. Lwaki weeyaze wansi ku maaso go ku ttaka?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’agamba Yoswa nti, “Golokoka. Kiki ekikuvuunamizza ku ttaka?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Yoswa nti, “Situka; kiki ekikwevuunisizza bw'otyo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'agamba Yoswa nti: “Situka! Lwaki ogudde ku ttaka okwevuunika bw'otyo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agamba Yoswa nti Golokoka; kiki ekikugwisizza bw'otyo okwevuunika?