Joshua 7:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akani n'ayanukula Yoswa nti: “Kituufu, nasobya eri Omukama Katonda wa Yisirayeli; bino bye nakola:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akani n’addamu nti, “Mazima nayonoona eri Mukama Katonda wa Isirayiri era kino kye nakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akani n'addamu Yoswa n'ayogera nti, “Mazima nnyonoonye eri Mukama, Katonda wa Isiraeri, era kino kye nnakola,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akani n'addamu nti: “Mazima nayonoonye ne nnyiiza Mukama, Katonda wa Yisirayeli, era kino kye nakoze:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akani n'addamu Yoswa n'ayogera nti Mazima nnyonoonye eri Mukama, Katonda wa Isiraeri, ne nkola bwe nti ne bwe nti