Joshua 7:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, ŋŋambe ki nga ndaba Yisirayeli abalabe adduka badduke?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, Isirayiri adduse abalabe baabwe, nze nnaayogera ki kaakano!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, naayogera ntya, ng'Abaisiraeri bamaze okudduka abalabe baabwe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nnaayogera ki ng'Abayisirayeli bamaze okudduka abalabe baabwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, naayogera ntya, Abaisiraeri bwe bamaze okubakuba amabega abalabe baabwe?