Joshua 8:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Yisirayeli yeetwalirako ku bisolo by'awaka ne ku munyago ng'Omukama bwe yali alagidde Yoswa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ente n’ebintu ebirala bye baasanga mu kibuga, Abayisirayiri ne babitwala okuba omunyago gwabwe nga Mukama bwe yakuutira Yoswa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wabula ente n'ebintu ebirala byonna Abaisiraeri bye baggya mu kibuga, ne babyetwalira okuba omunyago ng'ekigambo kya Mukama kye yalagira Yoswa bwe kyali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula amagana n'ebintu, Abayisirayeli bye baanyaga mu kibuga, ne babyetwalira, nga Mukama bwe yalagira Yoswa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wabula ente n'omunyago ogw'ekibuga ekyo Abaisiraeri ne babyetwalira, okuba ebinyage byabwe, ng'ekigambo kya Mukama kye yalagira Yoswa.