Joshua 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yabalagira nti: “Mubeekwekerere aweesiifu emabega w'ekibuga, naye temukyesamba nnyo; mwenna mubeere bulindaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abakuutira nti, “Mugende mwekukume kumpi n’ekibuga era muteegere abantu baamu emabega waakyo. Temugenda wala nakyo mwenna mube beetegefu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abalagira nti, “Laba munaategeera ekibuga emabega waakyo, naye nga temuli wala nakyo, mwetegeke mwenna okulumba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abalagira nti: “Muteegere ekibuga emabega waakyo, naye nga temuli wala nakyo, mwetegeke mwenna okulumba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abalagira ng'ayogera nti Laba, munaateegera ekibuga ennyuma w’e kibuga: temukiba wala nnyo ekibuga naye mwenna mweteeketeeke: