Joshua 9:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga wayise ennaku ssatu zokka okuva ku ndagaano lwe yakolebwa, ne bawulira nti ba ku muliraano; babeera kumpi nabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga wayiseewo ennaku ssatu ng’endagaano ewedde okukola, Abayisirayiri ne bakivumbula ng’abantu abo baliraanwa baabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe waayitawo ennaku ssatu (3) nga bamaze okukola endagaano eyo, Abaisiraeri ne bawulira ng'abantu abo baliraanwa baabwe ab'okumpi ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe waayitawo ennaku ssatu nga bamaze okukola endagaano eyo, Abayisirayeli ne bawulira ng'abantu abo baliraanwa baabwe ab'okumpi ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu nnaku essatu, nga bamaze okulagaana nabo, ne bawulira nga baliraanwa baabwe, era nga baali wakati waabwe.