Joshua 9:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja ba Yisirayeli ne baanukula Abakivi nti: “Oba oli awo muva kumpi naffe; tukola tutya nammwe endagaano?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Abayisirayiri ne bagamba Abakiivi nti, “Mmwe abatabeera mu ffe tukola tutya nammwe endagaano?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abantu ba Isiraeri ne bagamba Abakiivi nti, “Wozzi ewammwe muli wakati wansi yaffe; naffe tunaalagaana tutya nammwe?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli ne bagamba Abahiivi abo nti: “Bwe muba nga muli ba kumpi naffe, kale tunaakola tutya nammwe endagaano ey'okutabagana?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abantu ba Isiraeri ne bagamba Abakiivi nti Wozzi ewammwe muli wakati wansi yaffe; naffe tunaalagaana tutya nammwe?