Joshua 9:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne baanukula Yoswa nti: “Tuli baweereza bo.” Yoswa n'ababuuza nti: “Mmwe baani? Muva wa?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne baddamu nti, “Ffe tuli baddu bo.” Yoswa n’abagamba nti, “Mmwe baani era muva wa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne baddamu nti, “Tuli baddu bo.” Yoswa n'ababuuza nti, “Mmwe baani, era muva wa?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagamba Yoswa nti: “Tuli baddu bo.” Yoswa n'ababuuza nti: “Mmwe baani? Era muva wa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bagamba Yoswa nti Tuli baddu bo. Yoswa n'abagamba nti Muli baani? era muva wa?