Jude 1:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Be bo abaleeta okweyawulayawulamu; ba ndowooza ya nsi, tebaliimu Mwoyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo be bo abaleeta enjawukana, ab’omubiri obubiri era abatalina Mwoyo Mutukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo be bavako okwawula, abantu ab'omubiri, abatalina Mwoyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Be bo abaleeta okwawukana, abeemalidde ku by'ensi, era abatalina Mwoyo Mutuukirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baleeta okwawula, ab'omubiri, abatalina Mwoyo.