Jude 1:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mmwe, abaagalwa, mwezimbire ku kukkiriza kwammwe okutukuvu ddala; mwegayirire mu Mwoyo Mutuukirivu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mmwe, abaagalwa, musaana okuzimba obulamu bwammwe nga bweyongera okuba obw’amaanyi, nga mubuzimbira ku musingi ogw’okukkiriza kwammwe okutukuvu, era nga musaba mu Mwoyo Mutukuvu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mmwe, abaagalwa, bwe mwezimba ku kukkiriza kwammwe okutukuvu ennyo, nga musaba mu Mwoyo Omutukuvu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mmwe abaagalwa, okukkiriza kwammwe okutukuvu ennyo kwe kuba kubeera omusingi kwe muzimbira obulamu bwammwe, nga musinza Katonda mu Mwoyo Mutuukirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mmwe, abaagalwa, bwe mwezimba ku kukkiriza kwammwe okutukuvu ennyo, nga musaba mu Mwoyo Omutukuvu,