Judges 1:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bava awo ne balumba abaabeeranga e Debiri. Debiri okusooka kyayitibwanga Kiriyati-Seferi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate n’avaayo n’alumba abaabeeranga e Debiri edda ekyayitibwanga Kiriasuseferi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ab'ekika kya Yuda bwe baava eyo ne balumba ekibuga Debiri edda ekyayitibwanga Kiriasuseferi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ekika kya Yuda bwe baava eyo, ne balumba ekibuga ky'e Debiri, ekyayitibwanga Kiriyati Seferi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'avaayo, n'alumba abaatuula mu Debiri. (N'erinnya lya Debiri nga ye Kiriasuseferi edda.)