Judges 1:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Otunyeli, mutabani wa Kenazi, muganda wa Kalebu, mutoowe, n'akiwamba. Kalebu n'amuwa muwala we Akusa abeere mukazi we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Osunieri, omwana wa Kenazi muto wa Kalebu n’akiwamba bw’atyo n’aweebwa Akusa okumuwasa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Osunieri mutabani wa Kenazi, muto wa Kalebu, n'akilwanyisa n'akiwangula. Kalebu n'amuwa muwala we Akusa amuwase.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Otiniyeeli mutabani wa Kenazi, muto wa Kalebu n'akiwamba. Kalebu n'amuwa muwala we Akasa amuwase.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Osunieri, omwana wa Kenazi, muganda wa Kalebu omuto, n'akimenya: n'amuwa Akusa muwala we okumuwasa.