Judges 1:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'ennyumba ya Yozefu ne balumba Beteli; Omukama yali nabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abasajja ba Yusufu ne balumba Beseri era Mukama yali wamu nabo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ennyumba ya Yusufu, era n'abo ne balumba Beseri, Mukama n'aba wamu nabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'omu Kika kya Efurayimu n'ab'omu Kika kya Manasse nabo ne balumba Beteli ekyali kiyitibwa Luuzi, Mukama n'abayamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ennyumba ya Yusufu, era nabo ne balinnya ne balumba Beseri. Mukama n'aba wamu nabo.