Judges 1:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Yisirayeli bwe yeeyongera amaanyi n'assa Abakanaani ku kasanvu; naye eky'okubagobamu teyakisobola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayisirayiri bwe beeyongera amaanyi ne bawaliriza Abakanani okubakoleranga emirimu mu kifo ky’okugobwa mu nsi eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abaana ba Isiraeri bwe beeyongera okuba ab'amaanyi, ne bawaliriza Abakanani okubakoleranga emirimu, naye ne batabagoberamu ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayisirayeli bwe beeyongera okuba ab'amaanyi, ne bawaliriza Abakanaani okubakoleranga emirimu, naye ne batabagoberamu ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, Isiraeri bwe yafuna amaanyi, ne bakoza Abakanani emirimu, ne batabagobera ddala.