Judges 1:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe batyo Abaaseeri ne babeera mu Bakanaani abaabeeranga mu nsi eyo kubanga tebaabagobaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye Abakanani ne bakkirizibwa okubeera awamu n’abantu ba Aseri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye ab'ekika kya Aseri ne batuula wamu n'Abakanani kubanga tebaabagoba mu nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'omu Kika kya Aseri ne babeera wamu n'abatuuze Abakanaani, kubanga tebaabagobaamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye Abaseri ne batuula mu Bakanani, be baatuula mu nsi: kubanga tebaabagoba.