Judges 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu ba Yuda ne balumba ekibuga Yeruzaalemu. Ne bakikuba n'obwogi bw'ekitala, ne bakiwamba, ne bakiteekera omuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja ba Yuda ne balumba ekibuga Yerusaalemi ne bakiwamba ne batta abantu baamu n’ekitala, oluvannyuma ne bakyokya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ab'ekika kya Yuda ne baalumba Yerusaalemi ne bakiwangula ne batta abantu bamu, ne bakimenyamenya, ne bakyokya omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ab'Ekika kya Yuda ne balumba Yerusaalemu, ne bakiwamba, ne batta abantu baamu, ekibuga ne bakyokya omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Yuda ne balwanyisa Yerusaalemi, ne bakimenya, ne bakitta n'ekitala, ne bookya ekibuga omuliro.