Judges 11:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yefuta Omugileyaadi yali musajja muzira, kitaawe nga ye Gileyaadi. Nnyina yali mukazi malaaya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yefusa Omugireyaadi yali mulwanyi w’amaanyi; kitaawe yamuzaala mu malaaya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yefusa Omugireyaadi yali musajja wa maanyi era omuzira, omwana w'omukazi omwenzi, kitaawe nga ye Gireyaadi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yefuta omutabaazi ow'amaanyi omuzira ow'e Gileyaadi, yali mutabani wa mukazi malaaya. Gileyaadi kitaawe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Yefusa Omugireyaadi yali musajja wa maanyi muzira, era yali mwana w'omwenzi: Gireyaadi ye yazaala Yefusa.