Judges 11:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bamugamba nti: “Bino Yefuta by'agamba: ‘Yisirayeli teyatwala nsi y'e Mowabu, wadde ey'Abammoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ng’agamba nti, “Yefusa bw’ati bw’ayogera nti, ‘Isirayiri teyatwala nsi ya Mowaabu newaakubadde ensi y’abaana ba Amoni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'abagamba nti, “Isiraeri tenyaganga nsi ya Mowaabu, newakubadde ensi y'abaana ba Amoni,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ng'amuddamu nti: “Yisirayeli tanyaganga nsi ya Mowaabu, wadde ensi ya Ammoni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abagamba nti Yefusa bw'ayogera bw'atyo nti Isiraeri teyanyaga nsi ya Mowaabu, newakubadde ensi y'abaana ba Amoni: