Judges 11:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bwe yava e Misiri, yayita mu ddungu ery'Ennyanja ey'Ebiwuuwa, n'ajja e Kadesi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Isirayiri bwe baava mu Misiri ne baba nga bayita mu ddungu nga balaga ku Nnyanja Emyufu n’e Kadesi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isiraeri bweyava e Misiri, yayita mu ddungu okutuuka ku Nnyanja Emmyufu, naggukira e Kadesi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Abayisirayeli bwe baava e Misiri, baayita mu ddungu okutuuka ku Nnyanja Emmyufu, ne bagguka e Kadesi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye bwe baayambuka okuva mu Misiri, Isiraeri bwe yali ayita mu ddungu okutuuka ku Nnyanja Emmyufu, n'atuuka e Kadesi;