Judges 11:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe lubaale wo Cemosi bw'abaako ky'akuwadde otwale, tokitwala? Naffe bwe tutyo Omukama Katonda waffe bye yatugoberawo tutwale, twabitwala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki totwala ensi lubaale wo Kemosi gye yakuwa, naffe ne tutwala eyo Mukama Katonda waffe gye yatuwa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sigaza ekyo Katonda wo Kemosi ky'eyakuwa, naffe tugenda kukuuma ekyo Mukama Katonda waffe kyeyatuwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kuuma ensi, lubaale wo Kemosi gy'akuwa. Naye naffe tujja kukuuma buli kimu Mukama Katonda waffe ky'atuwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tolirya nsi katonda wo Kemosi gy'akuwa okulya? Naffe bwe tutyo bonna Mukama Katonda waffe be yagobamu mu maaso gaffe, eyo gye tulirya.