Judges 11:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yefuta n'alayira ew'Omukama nti: “Bw'onompa Abammoni ne mbawangula,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yefusa ne yeeyama eri Mukama Katonda ng’agamba nti, “Bw’onogabula abaana ba Amoni mu mukono gwange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yefusa ne yeeyama eri Mukama obweyamo n'agamba nti “Bwolimpa obuwanguzi eri abaana ba Amoni,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yefuta ne yeeyama obweyamo eri Mukama nti: “Bw'olimpa okuwangula Abammoni,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yefusa ne yeeyama eri Mukama obweyamo n'agamba nti Oba ng'oligabulira ddala abaana ba Amoni mu mukono gwange;