Judges 11:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yefuta n'akutula, n'alumba Abammoni, Katonda n'amuwa n'abawangula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yefusa n’alumba abaana ba Amoni n’abalwanyisa, era Mukama Katonda n’abagabula mu mukono gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yefusa n'agenda n'alwana n'abaana ba Amoni; Mukama n'abagabula mu mukono gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yefuta n'asomoka omugga okulwanyisa Abammoni, Mukama n'amuwa obuwanguzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yefusa n'ayita n'agenda eri abaana ba Amoni okulwana nabo; Mukama n'abagabula mu mukono gwe.