Judges 11:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
buli mwaka abawala ba Yisirayeli okujjukira muwala wa Yefuta Omugileyaadi nga bamukaabira okumala ennaku nnya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okuva mu biro ebyo, nti abawala mu Isirayiri bajjukira muwala wa Yefusa Omugireyaadi okumala ennaku nnya buli mwaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eno ye yali entandikwa ye mpisa mu Isiraeri, abawala ba Isiraeri okugendanga buli mwaka ne bamala ennaku nnya nga bajjukira muwala wa Yefusa Omugireyaadi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abawala okugendanga buli mwaka, ne bamala ennaku nnya nga bakungubagira muwala wa Yefuta ow'e Gileyaadi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne wabangawo empisa mu Isiraeri, abawala ba Isiraeri okugendanga buli mwaka okujjukira muwala wa Yefusa Omugireyaadi ennaku nnya buli mwaka.