Judges 13:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Manowa n'amugamba nti: “Ebigambo byo bwe binaatuukirira, omwana asaanye ayisenga atya era anaakolanga ki?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Manowa n’amubuuza nti, “Ebigambo byo bwe birituukirira, biragiro ki bye tuligoberera nga tukuza omulenzi?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Manowa n'amubuuza nti, “Ebigambo byo bwe birituukirira, omwana alikola omulimu ki? Era obulamu bwe buliba bwa ngeri ki?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Manowa n'amubuuza nti: “Ebigambo byo bwe birituukirira, omwana alikola mulimu ki? Era obulamu bwe buliba bwa ngeri ki?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Manowa n'agamba nti Kale nno ebigambo byo bituukirire; omwana alifaanana atya, n'omulimu gwe (guliba ki)?