Judges 13:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Manowa n'abuuza malayika w'Omukama nti: “Erinnya lyo ggwe ani, ebigambo bwe binaatuukirira tulyoke tukusseemu ekitiibwa?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Manowa n’abuuza malayika wa Mukama Katonda nti, “Erinnya lyo ggwe ani, ekigambo ky’oyogedde bwe kirituukirira tulyoke tukuseemu ekitiibwa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Manowa n'agamba malayika wa Mukama nti, “Tubuulire erinnya lyo, ebigambo byo bwe birituukirira tulyoke tukusseemu ekitiibwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Manowa n'agamba malayika wa Mukama nti: “Tubuulire erinnya lyo, ebigambo byo bwe birituukirira tulyoke tukusseemu ekitiibwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Manowa n'agamba malayika wa Mukama nti Erinnya lyo ggwe ani, ebigambo byo bwe birituukirira tulyoke tukuwe ekitiibwa?