Judges 13:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba mukazi we nti: “Tujja kufa, kubanga tulabye Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Manowa n’agamba mukazi we nti, “Tugenda kufa kubanga tulabye Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Manowa n'agamba mukazi we nti, “Tetuuleme kufa, kubanga tulabye Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Manowa n'agamba mukazi we nti: “Tetuuleme kufa, kubanga tulabye Katonda!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Manowa n'agamba mukazi we nti Tetuuleme kufa, kubanga tulabye Katonda.