Judges 13:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi n'azaala omwana wa bulenzi, n'amutuuma Samusoni. Omwana n'akula, Omukama n'amuwa omukisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omukazi n’azaala omwana wabulenzi, n’amutuuma Samusooni. Omwana n’akula, Mukama Katonda n’amuwa omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi n'azaala omwana wa bulenzi, n'amutuuma erinnya Samusooni; omwana n'akula, Mukama n'amuwa omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi n'azaala omwana wa bulenzi n'amutuuma erinnya Samusooni. Omwana n'akula, Mukama n'amuwa omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukazi n’azaala omwana wa bulenzi, n’amutuuma erinnya Samusooni: omwana n'akula, Mukama n'amuwa omukisa.